Gavumenti efunye ebyuma ebikebera endwadde y’akabufa 48
Amakomera, amagye n'abantu ababeera mu bitundu ebinnyogoga be bamu ku bagenda okuganyulwa mu byuma ebipya ebikebera obulwadde bw'akafuna ministry y'ebyobulamu by'ebufunye olwaleero.
Ebyuma bino 48 biweereddwayo gavumenti ya America era kitegeerekese nti byeyambisa tekinogiya wa Kamanyabyonna oba AI.
Bino nti era byakuyambako ne mu kukebera endwaddde endala olw'obwangu bwe byeyambisa ate nga bigabirawo alizaat