ETTEMU…! Omusajja asse muganziwe
Waliwo ekizimbe ky'essomero lya Arise and Prosper Nursery and primary ekigwiiridde abayizi mu disitulikiti ye Masindi nemufiiramu omusomesa n'abayizi mukaaga nebalumizibwa byansusso.Kyavudde ku nkuba eyatonnye akawungeezi k'eggulo.Omusomesa gwetutegedde nga ye Bridget Alinaitwe kigambibwa nti abadde agezaako kutaasa baana ekisenge bekibadde kigwiiridde.