ENSWA BWEKYUSA AMAASO: Entambula e Iganga ebadde ya kusalinkiriza
Nga bwebagamba nti enswa bwekyusa amaaso nga nawe okyusa envubo , yo mu distulikiti ye Iganga en Mayuge aba Boda-Boda babadde ku mugano nga gwanswa. Bano obwedda basaliikiriza n'abasaabaze okusobola okwepena Poliisi olwo nebabatwala mu distulikiti endala.