Enkaayana ku ttaka, abaagobwa ku ly’akatale basobeddwa
Wabaddewo okulwanagana mu bitundu bye Elegu nga kivudde ku bantu abagambibwa okwesenza ku ttaka ly'akatale nga tebalina biwandiiko.Mu kanyolagano kano ebintu ebiwerako byonooneddwa era waliwo n'abantu abalumiziddwa.