EMPAKA ZA DDIGI:Poliisi erambudde ekifo we zigenda okuba e Garuga
Abaserikale ba Poliisi nga bakulembedwamu omwogezi wayo mu Kampala ne mirirano Luke Oweyesigire balambudde ekifo awagenda okuvugirwa empaka za ddigi eza Central Africa motocross Championship e Garuga okutandika n'olunaku lw’enkya ziggwe ku Easter Sunday. Poliisi eliko byenyonyodde oluvanyuma lw’okulambula ekifo kino.