Emirambo gy’abantu abaafudde mu akabenje k’eryato e Mayuge ginnyuluddwa
Abantu 4 bannyuluddwa mu nnyanja Nnalubale enkya yaleero oluvannyuma lwokufiira mu kabenje k’eryato. Tukitegedde nti bano baali batambulira ku lyato eryali liva e Mayuge nga litisse omusenyu. Kyava ku nkuba eyabasanga ku nnyanja.