EBITATUUKANA NA MUTINDO: UNBS ekoze ekikwekweto e Nakawa, amaduuka gaggaddwa
Ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebikolebwa n’ebitundibwa ki Uganda National Bureau of Standards bakoze ekikwekweto ku maduuka agatunda ebizimbisibwa era bingi bisangiddwa tebtuuka mutindo. Ekikwekweto kikoleddwa e Nakawa mu Kampala