Dereeva w’essiga eddamuzi eyeemulugunya ku nsasula yeeyimiriddwa
Stanely Kisambira Dereeva mu kitongole ekiramuzi eyavaayo okwemulugunya ku nsasula embi ateereddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde kumi nga sizabuliwo . Kino kiddiridde akatambi akafuluma ku mutimbagano nga ono yeemulugunya , era bwatyo nakwatibwa nasindikibwa mu kkomera olwokusiga obukyayi.