Ataakulaba! Mawazi anyumya engeri gye baamufumbiza ku myaka 15
Ensangi zino musango okufumbiza abaana abatannetuuka oba abatannaweza myaka 18 Wabula mu mirembe egyayita, omuwala bwe yatuukanga mu kiseera eky’okuzza omukono emabega oba okusuna ebbeere ng’olwo bamugaba mu bufumbo. Jamilla Mawazi katunyumize engeri gyebamufumbiza ku myaka 15 era ng' ewabwe basasula nusu 450. Ataakulaba.