AMATIKKIRA G’E KYAMBOGO: Waliwo abayizi abagenze mu kkooti
Waliwo abayizi ku yunivasite e Kyambogo abaddukidde mu kkooti enkulu nga bagala eyimirize okutikkira kw'abayizi okusuubirwa okutandika nga 21 kukomekrrezebwe nga 23 omwezi guno. Abayizi bano bagamba nti bayiita ebibuzo byabwe wabula nga amannya gabwe tegafulumidde ku lukalala lwabo alanina okuttikirwa ssabiti ejja