Akavuyo ke Kakumiro: Wabaddewo okwesikaasika ku kifo we bagattidde akalulu
Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja awangudde akamyuufu ka NRM okukwatira ekibiina bendera mu kalulu ka bonna ku kifo ky'omubaka omukyala owa Kakumiro. Nabbanja afunye obululu 101649 nga by'ebitundu 83 ku buli kikumi ku balonzi abalonze mu disitulikiti yonna eye Kakumiro. Kyoka wabaluseewo akakyankalano omu ku babadde beesimbyewo ku kifo kya Bugangaizi East Onesmus Twinamasiko okuva mu mbeera napaccha Ssabaminisita Nabbanja Oluyi . Tubirina