Akamyufu e Masaka: Abawangudde basagambiza, be bawangudde bali mu nnaku
Mu bitundu bya Greater Masaka waliwo abali mu maziga oluvannyuma lw'okuwangulwa mu kamyufu ka NRM so ng'abo abaayiseemu babinuka masejjere Omu ku bawanguddwa mu kamyufu ye Twaha Kagabo eyava mu kibiina ki NUP okwegatta ku NRM ng'ono yawanguddwa Muhammad Muyanja Mbabali ku kifo kya Bukoto South Kagabo akkirizza ebyavuddeyo era mweteefuteerfu okukolagana ne munne eyayiseemu Gertrude Mutyaba yali e Masaka