Abasimattuse ak’e Kapchorwa boogedde ebyabaddewo
Abatuuze abawangalira e Buloba bakunganidde mu makka ga Robert Busulwa, okukungubagira mukyalawe Najja Gorreti Nemutabaniwe Ivan Busulwa abaafiiridde mu kabenje akaaguddewo olunaku lwajjo e Kapchorwa. Akabenje kano kafiiride abantu abalala 3 nga babadde baana. Busuulwa atubuulidde engeri gyeyasimattuse n'abaana be abalala basatu.