Alex Waisswa Mufumbiro anyumya bwe yasimattuse okuwambibwa
Alex Waisswa Mufumbiro amyuka omwogezi w’ekibiina ki National Unity Platform, negyebuli eno akyatendereza omutonzi n'embiro ezimuli mu magulu ebyamuyambye okusimattuka okukwatiibwa abagambibwa okuba abakuuma-ddembe.