KCCA yakuddamu okukola oluguudo lwa Mawanda Road oluva ku Kalerwe okutuukira ddala e Kamwokya
KCCA yakuddamu okukola oluguudo lwa Mawanda Road oluva ku Kalerwe okutuukira ddala e Kamwokya. Oluguudo luno lugenda kugaziyizibwa nga kwotadde n’okuteekako emifulejje, nga kati baagala abantu bakwatagane n’abaweereddwa eddimu lino okusobola okusobozesa eddimu lino okumaliriza obulungi.