Kasujju omupya yeeyamye okukuma ettaka
Omwami wa ssabasajja kabaka mu ssaza lye Busujju omuggya - Israel Lubega asabye bantu ba ssaabasajja obutatunda ttaka kubanga y’ensibuko y’obugagga.
Ono yeeyamye okukolera awamu n’abakulembeze abalala mu buvunanyizibwa buno obwamuwereddwa ssaabasajja Kabaka.