Bobi Young akwatiddwa: Asangiddwa ne nyota z'efaananyiriza eza magye
Poliisi ekutte munnakibiina ki NUP Anthony Twinomijuni amanyiddwa oluusi yeyita Bobi Young ku by’okusangibwa n’ebyambalo ebyefananyiriza ab’eby’okwerinda.
Ono mubyasangiddwa nabwo mubademu eby’efaananyiriza enyotta eziri ku daala lya General ekozesebwa ab’amaggye ab’okuntikko. Akulira NUP Robert kyagulanyi Sentamu agamba kino kigendereddwamu kubatiisatiisa. V/O: WA ENDOWOOZA YO: Oyogera ki ku kya Bobi Wine okulagira abantu okusigala nga bambala ebyambalo aby’efanaanyiriza eby’amagye ate nga bakwatibwa?