AKAWUKA KAMALAWO EMMWANYI: Abalimi baazo e Mityana basobeddwa
Abalimi b’e Mwaanyi e Mityana bali mukutya olwa kawuka akabalumbye agatandise okusaanyawo emisiri. Akawuka kano kakaza emmanyi okuva wagulu okukakkana nga omuti gwona gukaze, omulimisa abawadde amagezi.