Abakugu mu by'okuvuva mmotoka bawabudde ku by'obubenje
Mu gandaalo lya ssabiiti eno waliwo akabenje akaagwawo ku luguudo oludda e Garuga e katabi- Ntebe e mmotoka omwali abaana abaali bagenda okukyakala bweyatomera ginaayo okukakana nga abantu 4 bafudde.
Kati twogedeko abakugu mu by’okuvuga mmotoka okumanya ebirina okwegenderezebwa naddala mu kuvuga mmotoka omuli abantu abali mu kinyumu.