Omulamuzi Moses Kazibwe; anyumya ku lugendo okutuuka lw’atuuse mu kkooti ejulirwamu
Omulamuzi Moses Kazibwe Kawumi ono nga yabadde omulamuzi wa kooti enkulu e Mubende nga kati yasumusidwa okwegatta ku kooti ejulirwamu oba jiyite court of appeal. Ono yomu kwabo abalamuzi abasatu abalondebwa omukulembeze wegwanga gyebuvudeko okwegatta ku kooti eno. Ono nga yasibudwa sabiiti ewedde, tusobode okutuula naye natunyumiza kulugendo lwe olwobulamu.