OKUYUZA EBIPANDE BY’OMUKULEMBEZE:Aba NUP 14 basindikiddwa ku alimanda
Kooti enkulu mu kampala eriko abawagizi b’ekibiina ki National Unity Platform 15 besindise ku alimanda nga bano baguddwako gwa kutimbulula bipande bya mukulembeze wa ggwanga bweyali alambula enkola ya PDM mu gombolola ye Lubaga sabiiti ewedde. Kigambibwa mbu baasangibwa lubona nga bayuzayuza buli kipande ekyaliko omukulembeze we ggwanga yogayoga mu kooti babitebye. Tukitegedde nti bano omusango gwabwe gwongezedwayo okutuusa nga 14 omwezi ogujja.