Jackline Mbabazi asunsuddwa mu kuwandiisa abeegwanyiza ebifo eby'enjawulo mu NRM
Eyali akulira abakyala mu NRM Jackline Mbabazi y'omu ku basunsuddwa olwaleero ng'ekibiina kigenda mu maaso n'okuwandiisa abeegwanyiza okukikwatira bendera ku bifo by'obukulembeze ebyenjawulo Mukyala Mbazi asunsuddwa ku kifo ky'omukiise w'abakadde mu bugwanjuba bwa Uganda mu palamenti Raymond Tamale Abaddeyo