EBY’EFAANAANYIRIZA EBY’AMAGYE: Poliisi ekutte OmuChina gw’esanze n’ebyambalo n’engatto
Poliisi mu Kampala etegeezezza nga bweriko munnasi wa China gwekutte nga alangibwa kusangibwa nabyambalo ebyefaananyirizaako eby'emagye .Jin Yungung nga mutuuze w'e Ganda mu munisipaali ye Nansana mu disitulikiti y'e Wikiso kigambibwa ebyambalo bino byasangiddwa mu dduuka lye era nga mulimu ebyambalo , engatto nebirala.