Ebiragiro ku balaalo mu mambuka; ente 800 ziboyeddwa , zigenda kutundibwa
Oluvannyuma lw’ennaku ezaaweebwa abalaalo abatalina bisaanyizo ku lundira mu mambuka ga uganda okugwako, waliwo ente gavumenti zeeboye nga zigenda kutundibwa ssente ezinavaamu zikozesebwe mu kuzimba amasomero.