Ebibiina by’obufuzi ebimeruka, waliwo abagamba nti bitandikiddwawo lwa kweyagaliza
Mu myezi emitonotono egyakayita, waliwo ebibiina by'obufuzi ebipya ebitandikiddwawo so ng'ebirala byeyubudde mwebyo ebibaddewo nga byonna byagala okwetaba mu kalulu ka bonna aka 2026.Kyokka abatunuulira ensonga balowooza nti ebimu ku bino bitandikiddawo mu mutima gwa kweyagaliza so sikukola ku nsonga ziruma bannayuganda wansi w'obukulembeze bwa NRM .Bano era balabudde nti bino byolekedde okubuzaabuza abalonzi .