AKAMYUFU KA NRM E MAKINDYE: Abataweereddwa ssente bakesambye
Embeera yakamyuufu ka NRM akokulonda abanakwatira ekibiina kino bendera kukifo kyaba Ssentebe b'ebibuga namaggombolola mu Makindye East ne West ebadde yakimpowooze mubifo ebimu yadde nga awamu wabaddewo okuwakanya ebirangiriddwa Abalondedde mu project zone Katono bubeefuke nga bawakanya ebirangiriddwa era wano poliisi esoose kukkukulira abadde akubiriza okulonda obutataagulwa Ronald Ssenvuma y’atalaaze ebitundu by’eno era bino byatugideyo