Ekibiina kya NRM kifulumizza olukalala lw’abatavuganyiziddwa
Ababaka ba palamenti Kkumi bebatavuganyiziddwa muntu mulala yenna okwesimbawo okukwatira ekibiina ki NRM bendera mu kalulu ka 2026.Kuno kwosa ne bassentebe ba Disitulikiti bana. N'olwaleero okusunsula kugenze mu maaso, nga mu bangi abazze mwe muli n'eyali minsiita omubeezi owa Karamoja Agnes Nandutu.