YIGA OKUYIIYA : Fiona Nankya afunye mu kulima bimuli
Fionah Nankya yasoma bya kukuba bifaananyi, wabula omulimu guno teyasobola kugufuna olwa mukwano gwe eyali alima ebimuli eyamusikiriza naye n’atandika omulimu guno.
Emyaka etaano gyamaze nga abirima tokyayinza kumuwa mulimu mulala.
Yiga Okuyiiya.