Okulabika kwa maama Maria, eklezia yaakutegekanga missa weyalabikira
Ne gyebuli enkumi n’ekumi z’abakristu bakyeyiwa ku lusozi Rwensa olusangibwa mu munisipaali ye Masindi okwelolera ku mama Maria awamu n’okumusaba ebintu ebyenjawulo byebagala abakolere.Kinajjukirwa nti maama maria nti yalabikira abeeno mu October w’omwaka oguwedde.