RDC w'e Kayunga alabudde nti Kyagulanyi tageza n'alinnyayo
Enkalu zeyongedde mu Kalulu k’e Kayunga oluvanyuma lwbannakibiina ki NUP okukulambira nga akulira ekibiina kwabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu bwagenda okubaayo olunaku lw’enkya RDC kyawakanya. RDC agamba bbo basuubira Pulezidenti Museveni yeyabategeeza okubaayo okukuyegera omuntu we sosi Robert Kyagulanyi. Embiranye yeeyongedde wakati wa munna NUP Harriet Nakweede ne munna NRM Andrew Muwonge.