Ow'emyaka 14 yazaala mu w'emyaka 13
E Buyende waliyo omulenzi alina emyaka 14 yawasa omuwala wa myaka 13 nebazaala omwana kati wa myezi 8. Bwetwogedde n’omuwala atugambye yali asoma naye school fees n’ebikozesebwa nebibula kati eno gyeyafunira mwana munne gwali naye mu bufumbo. Abamanyi abaana bano bagamba obulamu bwabwe bwakusabira nga n’ekyokulya kibula.