Emizannyo gy’amasomero ga siniya ez’abalenzi ziguddwawo mu butongole
Empaka z'eggwanga ez'omupiira gwa balenzi aba siniya zigudwawo mu butongole olwalero kukisaawe kya Ngora High School e Teeso . Empaka zino zetabidwamu amasomeero 64 nga zakukomekerezebwa ga 15 omwezi guno.