OMUSOMESA OMUKYALA : E Kamuli avuga kagaali okugenda ku ssomero
E Kamuli tugenda kukulaga omusomesa omukyala ow’emyaka 48 asotta akagaali okugenda ku somero gyasomesa.
Olugenda lwatindigga lwa weza kilo meter enya n’omusobyo ekyamuwaliriza okufuna akagaali emyaka 23 gyeyakamala mu busomesa.
Atubuulidde okusoomoza kwayitamu nabutya bwakusimattuse.