Okusiwuuka empisa mu bayizi: Kisaasi college enyonyodde ekyagobeza abayizi
Essomero li Kisaasi College School kitangaazizza ku kiwandiiko ekibadde kitambulira ku mitimbagano nga kyoleka nga bwaliwo abayizi essomero belyagobye lwa butabaawo ku kabaga kabayizi aba S.4 ne S.6.
Abakulira essomero lino bagamba nti abayizi bano beewaggula ne bategeka akabaga akaabwe ebweru w’e ssomero, ekimenya amateeka ,kale nga bakukangavvulwa.
Omusasi waffe agenze ku somero lino okuzuula amazima