OKULIMA GONJA E MAWOKOTA :Omanyi ekyasanyaawo ensuku ezaali zigudde akaleka
Ekirime kya Gonja kyekimu kwebyo ebyali eby’enkizo ennyo mu ssaza lya kabaka ery’e Mawokota, kyoka webutuukidde olwaleero nga bino byasigala mu lufumo.
Mu mboozi eno twagadde okumanya ekyafuula mawokota eyenkizo mu kulima gonja, kko n’ekysanyaawo ensuku ezaali zigudde akaleka.