Okulamaga e Namugongo ,abakulisitayo bategese omwoleso
Ekanisa ya Uganda etegese omwoleso okubangula abalamazi mu nkola ya sayansi ne tekinologiya n’ekigendererwa ky’okulwanyisa ebbula ly’emirimu naddala mu bavubuka. Bagamba nti bakukozesa omukisa guno abalamazi abajja e Namugongo okwetaba ku lunaku lw’abajjulizi okubatendeka ebya sayanzi ne tekinogyiya.