OKUKULAKULANYA EQUATOR: Abakulembeze e Mpigi beekutte amataayi
Wabaddewo okuwanyisiganya mu bakulembeze ba Kayabwe Town Council n’ab’ebyobulambuzi e Mpigi ng'entabwe evudde ku nsonga yakukulakulaanya Equator okwongera okusikiriza abalambuzi. Obuzibu buvudde ku meeya wa Town kanso eno okuva mu mbeera nga alumiriza sipiika okukututa nebakansala abalala ku nsonga z’okukulaakulanya ekifo.