Okujjukira olunaku lw'abajjulizi,ebyafaayo by'esaza ly'ekeleziya e ly'e Jinja
Essaza lye jinja lye lyalondebwa okukulemberamu ekitambiro kya missa ku kiggwa kya bakatolika e Namugongo mu kukuza olunaku lw’abajjulizi nga 3rd omwezi ogw’omukaaga omwaka guno. Samuel Ssebuliba leero akuleetedde ebyafaayo by’e ssaza lino okuviira ddala lwe lyatondebwawo.