Obulamu! Engeri omwana omulenzi gy'akwatibwamu nga akyali bujje
Okunoonyereza okuzze kukolebwa kulaga nti abaana abalenzi bonoonese nnyo okukira ku banaabawe abawala kino ekiviirideko abamu okuyita tembo olw’okukozesa ebiragalagala, songa abalala balemeddwa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe ng’abasajja. Kati Samuel Ssebuliba atukungaanyiriza emboozi ez’enjawulo ezikwata ku nkuza y’omwana omulenzi okutandikira ddala okumalako sabiiti eno yonna.