Mu bulamu abasawo bannyonyodde ku bulumi bwomukifuba
Ekifuba ky’ekimu ku butindu by’omubiri eby’enkizo kyoka kino kyawukamu ku birala olw’okutereka ebitundu ebirala eby’omugaso enyo. Wabula ebiseera ebisinga kifuna obulumi omuntu n’asoberwa eky’okukola. Twogeddeko n’abasawo nebatangaaza ku nsonga eno.