Minisita Peace Mutuuzo ayagala omugabo gw'omukazi gwongerweko
Minisita omubeezi ow’ekikula ky’abantu Peace Mutuuzo ayagala omutemwa omukazi gwafuna nga bba afude ku bintu bye gube gwa bitundu 20%. Mutuuzo ayagala n’abasajja benyigire mu kukola emirimu gy’awaka baleme kujirekera bakazi bokka. Bibadde mu kukuza olunaku lw’emirimu egyikolebwa awaka.