MANYA AMATEEKA :Ebigobererwa abagenda mu kooti
Newankubadde okufuna obwenkanya mu mbuga z’amateeka ddembe lya buli munnayuganda, abasinga kizuuse nga bazibuwalirwa okugendayo olw’okubulwa webatandikira. Engeri engulo gyetwamaze okutegeera buli kkooti kati ate Samuel Ssebuliba kaatulabululire abannamateeka bwebalambise ku nsonga y’okuwaaba emisango mu kkooti ez’enjawulo.