Leero mu Yiga okuyiiya-Ogenda kulaba emboozi y’omuwala Josephine Aijuka asoma nga bw’alunda obumyu
Leero mu Yiga okuyiiya-Ogenda kulaba emboozi y’omuwala Josephine Aijuka asoma nga bw’alunda obumyu Ng’omuwala agamba alina byeyetaaga mu bulamu obwa bulijjo ate nga tayagala kuttikka nyo bazadde be mugugu kwekusalawo akole nga bw’asoma Yatandika n’akamyu kamu, mu kiseera alina 15.