Kiiza Besigye alambuludde “PLAN B”
Eyali Ssenkagale w’ekibiina ki FDC Dr. Kiiza Besigye kyadaaki anyonnyodde abantu kyeyali ategeeza ne Plan B.
Besigye agamba waliwo obusoboozi bw’okusindikirizza gov’t ya President Museveni nga bayita mu bikolwa ebitali byabutabanguko.