Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alabudde abaami ba kabaka
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza abaami ba kabaka ku mitendera gyonna okutuusa obuwereza ku bantu ba kabaka n’obwesimbu obw’ekika eky’awaggulu. Okwogera bino katikkiro abadde mu saza lye Kyaggwe , ku mukolo ogwokusiima esaza lino olw’okukira amalala mu kutuusa obuwereza eri abantu ba kabaka