ENTIISA E BUSIA: Omuwala attiddwa mu bukambwe
Entiisa ebuutikidde abatuuze ku tawuni ye Tiira, bwebagudde ku mulambo gw’omuwala wa myaka 24 nga yattiddwa mu bukambwe.
Kigambibwa nti abaakikoze basoose kumusobyako nga tebanamutta.
Poliisi etandise okunonyereza ebisingawo.