EBY'ENNYANJA BIKENDEDDE ; Minisitule etiisizatiisiza okuggala Nalubale
Minisitule etwala eby’obuvubi mu ggwanga etegeezeza nga bwejja okuwera okuvuba ku nyanja Nnalubaale singa abavubi balemera ku nvuba emenya amateeka. Kino kidiridde ebyenyanja naddala empuuta okukendeera mu nyanja eno - Kati bano baweze obwato bwonna obutono ku nyanja eno ebwenyigira mu kuvuba. N’abavuba mukene nabo balabuddwa.