Abasukka mu 300 bewandiisiza, DIT egenda kubagezesa bafune ebbaluwa
Abantu abasoba mu 300, okuva mu division y’e Nakawa mu kampala batandise okuwandisibwa wansi w’enteekateka y’ekitongole ki Directorate of industrial training [DIT] okufuna ebbaluwa ezikakasa obumanyirivu bwabwe mu byebakola.