Abaana b'okunguddo beeyongedde: Abakulembeze e Mbarara basala ntotto
Abakulembeze mu kibuga Mbarara bali mukusala ntotto butya bwebagenda okulwanyisa obungi bw’abaana b’okunguudo abeeyongera buli kiseera.Bagamba abaana bano bavuddeko obumenyi bw’amateeka okweyongera kko n’okukozesa ebiralagalala.Kati balowooza nti singa abaana bano tebanguyirwa bandifuukira ekitundu kyabwe ab’obulebe enyo ne ggwanga lyona okutwalira awamu.