AB'OLUGANDA BATTUNKA :Baziikudde amalaalo e Kibiri-Wakiso
Waliwo ab’oluganda abaguddemu enkyukwe, oluvannyuma lw’abamu ku bannaabwe okwagala okusimulayo amalaalo g’abakadde babwe mu kiro ekikeesezza olwaleero. Enjege eno ebadde ku kyalo Kibiri ekisangibwa mu division y’e Masajja mu disitulikiti y’e Wakiso.